
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy Emmerson Dambudzo #Mnangagwa 75, we bwazibidde nga kigambibwa nti y’awa ebiragiro ku buli ekigenda mu maaso. avudde e South Afrika gye yabadde yeewogomye n’akomawo mu Zimbabwe eggulo. Mnangagwa eyakazibwako erya “Ggoonya’ nga y’omu ku baazirwanako mu lutalo olw’ekiyeekera y’abadde omumyuka wa Pulezidenti wa Zimbabwe okuva mu 2014 kyokka Mugabe yamukutte ku nkoona ku Mmande ya wiiki ewedde ng’amulumiriza okuluka olukwe olw’okuwamba obuyinza. Ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde Mnangagwa yadduse mu Zimbibwe, ekiwejjowejjo South Afrika gye yasinzidde okuwera nti agenda kudda essaawa yonna atereeze ebisobye mu bukulembeze bwa Zimbabwe era bwatyo yakomyewo eggulo ku Lwokusatu nga yatuukidde ku kisaawe ky’ennyonnyi eky’amagye ekiyitibwa Manyame Air Force Base n’ayanirizibwa mu bitiibwa by’amagye ebijjuvu. ABAZIRWANAKO BAMUVUDDEMU Abaazirwanako mu lutalo lw’ekiyeekera nga bano Mugabe kw’abadde afugira emyaka 37, baawagidde amagye okumuwamba ne bagamba nti abadde akaddiye nga tekyali mu mitambo. Ssentebe w’ekibiina kyabwe, Chris Mutsvangwa yatuuzizza olukun'gaana lwa bannamawulire ne banne ne bayozaayoza Gen. Constantino Chiwenga olw’ekikolwa ky’amagye okuzza Zimbabwe ku mulamwa n’egiggya mu mikono gy’abatamanyi Zimbabwe gye yava ne gy’ebadde egenda. Mu kino baabadde balumba Grace mukazi wa Mugabe gwe bagamba nti kumpi y’abadde afuga nga ky’agamba bba, tekiddibwamu. Mutsvangwa baali basemba Mugabe adde ku bbali asobole okuwummula mu mirembe, omuntu omulala alondebwe okumuddira mu bigere okutwala Zimbabwe mu maaso. For more #Agomumpapula episodes https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine #FrankGashumba #Amawulire Kamusungusungu, Agomumpapula agajjudde ebisoko, engero n'okugeraageranya. nyumirwa oluganda !! #GraceMugabe
Mnangagwa, eyabadde afuumuddwa Mugabe kati y'awa ebiragiro || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 11 Likes | 11 Dislikes |
| 3,846 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 16 Nov 2017 |
trending ugandan music this week
trending ugandan songs 2018
trending uganda youtube channel
trending ugandan gossip
trending uganda music 2018
trending ugandan music
trending ugandan music 2018
trending ugandan gospel songs
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan videos
trending uganda youtube
trending ugandan music 2019
trending ugandan celebrity news
trending ugandan entertainment news
trending uganda inside story
trending ugandan gospel music
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan hairstyles
trending ugandan movies
trending ugandan artists
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét