
For more episodes : https://www.youtube.com/playlist?list... bamu badduse ne beekukuma wansi mu mwala gwa Nakivubo, abalala balinnye waggulu ku bizimbe ate abakolera mu ppaaka beekukumye mu takisi gye basinzidde ne bategeeza nti bakyatunuulira mbeera balyoke basalewo ekiddako. Embeera ebadde ya bukkakkamu era tewali akoze kavuyo konna wadde okulwana. Ebimu ku bifo aba KCCA bye babadde batya ennyo naddala ku mwala gwa Nakivubo, Namirembe Road, Blue Room, Mini Price, ku biwologoma ne ku Jinja Road tewabadde wadde eyeesimba mu maaso g’omuserikale yenna! Abaserikale ba KCCA baakulembeddwa poliisi nga buli mmotoka ya KCCA ebaddeko abaserikale ba poliisi abasoba mu bataano abeekapise ebisawo omubeera obukebe bwa ttiyaggaasi n’emmundu. Baasindikiddwa ku nguudo nga balinga abagenda mu lutalo kyokka tewabadde kuwalira. Omwogezi wa KCCA, Peter Kaujju yategeezezza nti baasindise abaserikale baabwe nga bali mu bibinja eby’enjawulo. Abamu baabasindise kusomesa abakolera mu maduuka baggye ebintu byabwe mu nguudo. Abalala baabasindise okulagira ababadde batundira mu nguudo okuzivaako era ekikwekweto tekibadde kya kukwata bantu wabula okusindika akabonero nti buli abadde akolera mu kifo ekimenya amateeka akiveemu era bavuddewo.
Ebibadewo mu Ggwanga Lero || KCCA efuumudde abatembeeyi ku nguudo || Museveni alamaze e Kiwamirembe - YouTube |
| 12 Likes | 12 Dislikes |
| 2,061 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 16 Aug 2017 |
trending ugandan artists
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music 2018
trending ugandan movies
trending uganda inside story
trending ugandan music
trending uganda music 2018
trending ugandan hairstyles
trending ugandan videos
trending ugandan gossip
trending ugandan entertainment news
trending ugandan gospel songs
trending ugandan music 2019
trending uganda youtube
trending ugandan gospel music
trending ugandan music this week
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda youtube channel
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan celebrity news
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét