
ABADDE omuduumizi wa poliisi Gen. Kale Kayihura azzizzayo ebintu bya poliisi ku kitebe kya poliisi e Naguru. ABADDE omuduumizi wa poliisi Gen. Kale Kayihura azzizzayo ebintu bya poliisi ku kitebe kya poliisi e Naguru. Eggulo yawaddeyo ezimu ku mmotoka mw’abadde atambulira n’omutambulira abakuumi be okuli Landcuiser V8 bbiri ne kabangali bbiri. Abaserikale ababadde baludde nga tebambala yunifoomu za poliisi eggulo baazambadde n’abamu ne batimbula ebifaananyi bya Kayihura mu ofiisi mwe batuula. Okoth Ochola eyaddidde Kayihula mu bigere, eggulo ofiisi mw’abadde atuula yasiibye nzigale wabula ng’abayambi be okuli akola ku by’amateeka Isaac Kaleebi ne Moses Ongom, ddereeva we Dan Lwajja n’omukuumi we Moses Magoola baasiibyewo. Ababadde bakuuma amaka ga Kayihura e Bukasa Muyenga bonna baggyiddwaayo we twatuukiddeyo eggulo ng’ekifo kikalu. Weema mwe babadde basinziira okukuuma ku buli nsonda y’ekikomera ky’amaka ge baazireseewo.
Abaserikale ababadde bakuuma mu maka ga Kayihura bavuddeyo, Awaddeyo n'emmotoka || BINSANGAWANO - YouTube |
| 90 Likes | 90 Dislikes |
| 25,206 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 6 Mar 2018 |
trending ugandan artists
trending ugandan gospel songs
trending ugandan videos
trending ugandan hairstyles
trending ugandan music 2018
trending uganda youtube channel
trending ugandan movies
trending ugandan gossip
trending ugandan music
trending ugandan songs 2018
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda youtube
trending ugandan gospel music
trending uganda inside story
trending ugandan music 2019
trending ugandan entertainment news
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music this week
trending uganda music 2018
trending ugandan celebrity news
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét