
For more episodes : https://www.youtube.com/playlist?list... MUSA Kisekka ow’e Nabweru South Zooni mu munisipaali y’e Nansana, asaba poliisi n’ebitongole ebikwatibwako okumuyamba ku landiroodi we gw’alumiriza okwokya enju mwe yali asula. Agamba nti, enju olwayokebwa yafiirwa ebintu ebibalirirwamu obukadde 30 n’okusoba kyokka landiroodi n’aggula ku Kisekka omusango ng’alaga nti ye (Kisekka) ye yayokya enju! Agamba nti landiroodi ye Jamirah Nakyejwe ng’okutabuka kyaddirira okwongeza enju olwo esulwamu n’eva ku 100,000/- n’edda ku 200,000/- ate edduuka n’aliggya ku 150,000 okudda ku 300,000/-. Kisekka agattako nti, yamusaba amuweemu akadde anoonye w’alaga, yasalawo kwokya nju, ne muwala we Ibin Musa Nakayenga 3, omuliro ne gumwokya. Agamba nti, edduuka lye lyasaanawo olw’omuliro era talina w’aggya ssente zimubeezaawo. Asaba abakulu mu poliisi ne Gen. Salim Saleh okumuyamba yeebeezeewo n’okujjanjaba muwala we.
Landiroodi ayokyezza enju y'omupangisa omuliro ne gukwatiramu omwana || Ebibadewo mu Ggwanga - YouTube |
| 10 Likes | 10 Dislikes |
| 1,158 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 31 Aug 2017 |
trending ugandan entertainment news
trending uganda youtube channel
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music this week
trending ugandan celebrity news
trending uganda music 2018
trending uganda inside story
trending ugandan music
trending ugandan songs 2018
trending ugandan movies
trending ugandan gospel songs
trending uganda youtube
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gospel music
trending ugandan artists
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music 2019
trending ugandan videos
trending ugandan gossip
trending ugandan music 2018
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét