
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy Kabaka alagidde: 'Ekiseera kituuse Abaganda okwenyigira mu byobufuzi n'obukulembeze mu bifo ebitali bimu'' Nga kye ngezaako okuteegeza, ekiseera kituuse twenyigire mu byobufuzi n’obukulembeze mu bifo ebitali bimu,” Kabaka bwe yalagidde abantu be. KABAKA Ronald Muwenda Mutebi asinzidde ku mukolo kwe yasisinkanidde Abaganda ababeera ebweru wa Buganda n’agamba nti ekiseera kituuse abantu be bavuganye ku bifo byonna eby’obukulembeze mu Uganda. Kabaka yagambye nti ekiseera kino Buganda eri mu kusoomoozebwa mu byenfuna n’ebyobufuzi nga kyetaagisa okuba abanywevu era abavumu. “Ekimu ku bitukosa n’okutuzza emabega kwe kulekera abalala okutusalirawo ku nsonga enkulu ezikwata ku Bwakabaka n’eggwanga lyaffe. Ekiseera kituuse eddoboozi lyaffe lyongere okuwulirwa n’amaanyi amangi. Okusobola okutuuka ku kino, tuteekwa ffenna obutazingira mikono mabega. Nga kye ngezaako okuteegeza, ekiseera kituuse twenyigire mu byobufuzi n’obukulembeze mu bifo ebitali bimu,” Kabaka bwe yalagidde abantu be. Wakati mu nduulu ey’olulekereke, Kabaka yeebazizza abantu be ababeera ebweru wa Buganda olw’okukomyawo abaana baabwe n’agamba nti kiyamba okubalaga n’okubamanyisa ensibuko yaabwe. “Mubalambuze obutaka n’embuga z’ebika byammwe. Buganda eyimiriddewo ku bika, kino kikulu era abaana baffe kikulu okubimanya obulungi. Njagala okwebaza ebigambo n’ebirowoozo by’ababaka, tujja kubirondoola n’obwegendereza era ekiseera ky’ekimu twebaza amakula,” Kabaka yategeezezza.
Kabaka alagidde: 'Ekiseera kituuse Abaganda okwenyigira mu byobufuzi || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 6 Likes | 6 Dislikes |
| 702 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 29 Dec 2017 |
trending ugandan music
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music this week
trending ugandan artists
trending ugandan hairstyles
trending ugandan mp3 songs
trending uganda youtube channel
trending ugandan entertainment news
trending uganda music 2018
trending ugandan gossip
trending ugandan music 2018
trending uganda inside story
trending ugandan videos
trending uganda youtube
trending ugandan songs 2018
trending ugandan celebrity news
trending ugandan movies
trending ugandan gospel songs
trending ugandan music 2019
trending ugandan gospel music
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét