
Stecia Mayanja owa Golden Band, y’omu ku Basiraamu, 800 abasitula leero ( Lwakusatu) okulamaga e Mecca ne Madiina mu Saudi Arabia. Maneja we Musa Kavuma agenda kufuuka Al-hajji ate Stecia wanaaddira ng’ekitiibwa kya Hajjati akirina. Stecia yategeezezza nti ekimututte okulamaga kutuukiriza mpagi y’Obusiraamu eyookutaano kyokka tagenda kwerabira kusabira bba, Abasi Mubiru okulaba nga Allah amuggya ku bikolwa by’obufere. Abasi azze akwatibwa n’okuvunaanibwa olw’emisango gy’obufeere ng’egisinga gyekuusa ku ttaka. Yagambye nti bw’akomawo tajja kuddamu kwambala bugoye bumpi. Sheikh Yahaya Lukwago, omu ku bakulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulamaga yategeezezza nti Abasiraamu abagenda mu mulundi guno bangi.
Stecia Mayanja agenze Mecca okusabira bba Mubiru ave mu bufere - AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 14 Likes | 14 Dislikes |
| 3,074 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 16 Aug 2017 |
trending ugandan hairstyles
trending ugandan celebrity news
trending ugandan gospel music
trending uganda youtube channel
trending uganda inside story
trending uganda music 2018
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda youtube
trending ugandan artists
trending ugandan songs 2018
trending ugandan gospel songs
trending ugandan entertainment news
trending ugandan videos
trending ugandan music 2018
trending ugandan music 2019
trending ugandan gossip
trending ugandan movies
trending ugandan music
trending ugandan music this week
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét