
OMUBAKA omulonde owa Kyadondo East Robert Ssentamu Kyagulanyi (Bobi Wine) bamupangisizza obukadde 20 okuyimba ku mbaga ya muwala w’omugagga. Ku mbaga eno, Bobi Wine yayimbye ennyimba bbiri zokka nga yakulembezza “Oli Mazzi mawanvu”, abantu bonna omwabadde n’omumyuka wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi ne bacamuka. Omugagga Ssembatya Mulundannume nannyini Ssembatya Arcade ku Nabugabo ye yakoledde mutabaniwe, Ronald Ssewajje embaga. Ssewajje ne Stella Nakabuye baasoose kugattibwa Lubaga ku Lwomukaaga oluvannyuma ne basembeza abagenyi baabwe ku Freeedom City. Kigambibwa nti Bobi Wine baamutuukirira mu kiseera w’abeeredde mu kampeyini kyokka n’abasaba bamulinde amalirize akalulu; era olwamulangiridde ne bamuddira ne bamutegeeza nti ne bw’atuukawo obutuusi n’abawa “Akapera” kijja kubamala. Baamusasudde obukadde 20 era bwe yayimbye ennyimba bbiri ababazi abangu kwe kukigattulula ne bagamba nti buli luyimba lusasuddwa obukadde 10. Baabadde bamusabye ajje ne mukaziwe Barbie Itungo kyokka yabategeezezza nti yabadde mukosefu n’atasobola kujja. Okwawukanako n’enkola gy’abaddemu ey’okutambula n’ekibinja kya Fire Base ky’abadde ayimba nakyo, ku luno yazze yekka.
AGOMUMPAPULA - MP. Bobi Wine (Hon. Robert Kyagulanyi) bamupangisizza obukadde 20 okuyimba ku mbaga - YouTube |
| 21 Likes | 21 Dislikes |
| 4,857 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 3 Jul 2017 |
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan movies
trending ugandan celebrity news
trending uganda youtube channel
trending ugandan gospel music
trending uganda inside story
trending ugandan hairstyles
trending ugandan music 2019
trending ugandan music
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music this week
trending ugandan gossip
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan artists
trending ugandan music 2018
trending uganda youtube
trending ugandan videos
trending ugandan gospel songs
trending uganda music 2018
trending ugandan entertainment news
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét