
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy Okwawukanako n’amawulire agaali gasaasanyiziddwa abamu ku baali mu misoni y’okuwamba nga galaga nti 3Grace n’abaana baddukira mu Namibia; abakungu mu Zimbabwe baakakasizza nti ali mu nnyumba ya bba wabula ali mu kutya ku kiyinza okumutuukako n’abaana be. GRACE Mugabe, mukazi wa Pulezidenti Robert Mugabe akyagaanyi okulabikako mu lujjudde nga kigambibwa nti asiiba yeesibidde mu kisenge akaaba. Okwawukanako n’amawulire agaali gasaasanyiziddwa abamu ku baali mu misoni y’okuwamba nga galaga nti Grace n’abaana baddukira mu Namibia; abakungu mu Zimbabwe baakakasizza nti ali mu nnyumba ya bba wabula ali mu kutya ku kiyinza okumutuukako n’abaana be. Omukutu gwa Daily Mail gwategeezezza nti okuva lwe baabawamba, omukazi yatandika okwegayirira ng’atya nti bayinza okumutta olw’abalabe abangi b’abadde alina nga kiva ku ngeri gy’abadde atyoboola buli eyeegwanyiza obukulembeze nga mu b’abadde alengezza mulimu ne Bagenero abaabadde mu misoni eyawambye. Ng’oggyeeko Mugabe gwe bakyawa ku kitiibwa, kigambibwa nti amagye tegalina kisa ku mukazi era waabaddewo okusika omuguwa ng’abamu ku Bagenero baagala omukazi aggyibwe mu maka ago atwalibwe mu kkomera nga balowooza nti yandiba nga yakyalemesezza Mugabe okusoma ekiwandiiko ekirekulira. Baagala n’okumusuuza eby’obugagga naddala ebizimbe bye yagula mu nsimbi z’abadde anyaga mu Gavumenti. Omukutu gwa Bulawayo 24 News gwategeezezza nti okwogeraganya wakati wa Mugabe ne mukazi we, Bagenero baakusazeeko era baabaawudde nga buli omu ali ku ludda lulwe. Ennyumba mwe bali eyamalawo obukadde bwa Paawundi musanvu n’ekitundu (mu za Uganda obuwumbi 36) erimu ebisenge 25 era enju yonna kati yeetooloddwa magye. Amagye gaategeezezza nti Mugabe bw’anaaguguba okusukkawo bagenda kuleka abantu abayisa ebivvulu ku mulyango ogugenda ewuwe, bamutuukireko ddala. Mu kiseera kino abajaasi be batangira abantu abali mu nkumi n’enkumi abayimba “Mugabe agende” nti baagala “Ngwena” (erinnya lye baakaza ku Emmerson Mnanganwa eritegeeza “Ggoonya”) gwe baagala afuuke Pulezidenti ow’ekiseera. Ensonda mu ba famire ya Mugabe zaategeezezza nti okuva ku Lwokusatu oluwedde, Grace Ntombizodwa Mugabe 52, yeesibira mu kimu ku bisenge mu nnyumba Blue Roof era abeera mu maziga! Amawulire ag’ennaku mu bulamu bwa Grace ne bba Grace gajjira kumukumu. Baasoose kubabikira Minisita omubeezi ow’ebyobulamu Aldrin Musiwa eyafudde ate ng’abadde muntu waabwe nnyo agambibwa nti yafudde bulwadde bwa nsigo. Mu kiseera kyek imu ne mutabani wa Grace gwe yazaala mu bufumbo obwasooka Russel Goreraza kkooti n’emumma olukusa okwawukana ne mukazi we Gladys. Omukazi ono takwatagana na Grace era kigambibwa nti y’eyawa mutabani we amagezi agagenda mu kkooti ebaawukanye. For more Ebibadde mu #Ggwanga https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic #TaataSam #MaamaSam #Katusekemu #MathiasWalukagga #Walukagga #ApoloNsibambi #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #SaveUgandanMusic #TrendinginUganda #EddySendi #EdwardSendi #MosesRadio #MozeRadio #Kasuku #TalkandTalk #RadioandWeasle #DjMichael #EddyKenzo #Kasuku #Wolokoso #Gossip #UgandanGossip #Olugambo #EbibaddemuGgwanga #FrankGashumba #Kaweesi #EmilianKayima, #Asankasingye #kayihura
Mukyala wa Mugabe asiiba akaaba || Ebibadde mu Ggwanga - YouTube |
| 16 Likes | 16 Dislikes |
| 2,119 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 20 Nov 2017 |
trending ugandan songs 2018
trending ugandan videos
trending ugandan celebrity news
trending uganda inside story
trending ugandan music
trending uganda youtube channel
trending ugandan music 2018
trending ugandan entertainment news
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gossip
trending uganda music 2018
trending ugandan artists
trending ugandan gospel songs
trending ugandan movies
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music this week
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music 2019
trending uganda youtube
trending ugandan gospel music
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét