
Newankubadde nga Gen. Kale Kayihuta yataddeyo okusaba kwe ng’ayagala bamugondezeemu waakiri bamusibire mu makaage, kigambibwa nti ne gye buli eno, amagye gakyagaanyi okukkiriza okusaba kwe. Abakulu mu magye bagamba nti, emisango egimuvunaanibwa minene nga singa akkirizibwa okutwalibwa e wuwe, kiba kiyinza okutaataaganya eby’okumunoonyerezaako okukyagenda mu maaso. Gye buvuddeko, omwogezi w’amagye mu ggwanga Brig. Gen. Richard Karemire yategeeza Bukedde nti, Gen. Kayihura gy’ali mulamu bulungi era ng’akyakuumirwa Makindye. Nti n’obulwadde obumutawaanya busobola bulungi okujjanjabirwa mu kkomera gy’ali. For more #AGOMUMPAPULA Click here -https://www.youtube.com/playlist?list... 🔥Stay updated! 🔔 Subscribe Now 🔥 https://www.youtube.com/c/trendinguganda 🔥
Amagye gagaanye okusaba kwa Kayihura okumusibira mu makaage || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 8 Likes | 8 Dislikes |
| 1,456 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 11 Jul 2018 |
trending ugandan celebrity news
trending ugandan gospel music
trending ugandan gossip
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music 2018
trending ugandan artists
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan gospel songs
trending uganda youtube
trending uganda inside story
trending ugandan music 2019
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan hairstyles
trending ugandan entertainment news
trending ugandan music
trending ugandan music this week
trending uganda youtube channel
trending ugandan videos
trending uganda music 2018
trending ugandan movies
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét