
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy MUKA Mugabe ategeezezza nti embeera etandise okubanyiga ne bba kubanga Gavumenti empya tennatuukiriza ku bye yeeyama okubawa ate bizinensi zaabwe tezikola bulungi okuva amagye lwe gaawamba Gavumenti ya bba, Robert Mugabe. Grace Ntombizodwa Marufu Mugabe yategeezezza nti okuva bba lwe yakkiriza okulekulira nga November 28, 2017, tewali kye baali bafunye okuva mu Gavumenti so nga waaliwo ebyali bikkaanyiziddwaako ne bannamagye abaawamba Gavumenti. Omukutu gw’amawulire ogwa Independent News gwategeezezza nti muka Mugabe yatumye Munnaddiini, Fr. Fidelis Makonori ewa Pulezidenti omupya Emmerson Mnangagwa ng’asaba Gavumenti etuukirize bye yeeyama eri Mugabe ne famire. Gavumenti empya yeeyama okuwa Mugabe ssente enkalu ddoola obukadde 10 (mu za Uganda obuwumbi 36) n’okumulekera omusaala gwa ddoola 18,600 (mu za Uganda obukadde nga 67) eza buli mwezi n’okumuwa obujjanjabi n’endabirira endala yonna nga kwe batadde n’obutamuvunaana musango gwonna. Kyokka muka Mugabe yagambye nti ssente ze baasubizibwa tebannafunako wadde ekikumi era tewali kintu kyonna kye baafunye okuva mu Gavumenti nga kati embeera etandise okubanyiga. Agattako nti ekizinze okubatabula nga famire ya Mugabe, ze bizinensi zaabwe okuzih− hama ne bammemba ba famire yaabwe okusaasaana nga batya okuddamu Zimbabwe Kigambibwa nti bizinensi za muka Mugabe mukaaga naddala faamu n’ebizimbe ebiri mu Zimbabwe, tezikyakola olw’enteekateeka eya Gavumenti okuzimusuuza olw’ebigambibwa nti yeeyambisa ensimbi za Gavumenti okuzifuna. For more Ebibadde mu #Ggwanga episodes click here https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic #TaataSam #MaamaSam #Katusekemu #MathiasWalukagga #Walukagga #ApoloNsibambi #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #SaveUgandanMusic #TrendinginUganda #EddySendi #EdwardSendi #MosesRadio #MozeRadio #Kasuku #TalkandTalk #RadioandWeasle #DjMichael #EddyKenzo #Kasuku #Wolokoso #Gossip #UgandanGossip #Olugambo #EbibaddemuGgwanga
Muka Mugabe g'akaaba g'akomba: 'Embeera etunyiga || Ebibadde mu Ggwanga - YouTube |
| 4 Likes | 4 Dislikes |
| 502 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 4 Dec 2017 |
trending ugandan music 2019
trending uganda music 2018
trending ugandan videos
trending ugandan music
trending ugandan gossip
trending ugandan gospel music
trending ugandan songs 2018
trending ugandan entertainment news
trending ugandan gospel songs
trending uganda youtube
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music this week
trending uganda inside story
trending ugandan movies
trending ugandan hairstyles
trending uganda youtube channel
trending ugandan music 2018
trending ugandan celebrity news
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan artists
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét