
Walukagga yategeezezza nti, oluvannyuma lw’okukkiriza okulabira omwana era n’asaba bamumuwe n’okutuusa kati abamuvunaanyizibwako okuli ne minisita bakyamugaanidde. “Mubutuufu nneebuuza era nneewuunya ekigendererwa ky’abantu bano. OMUYIMBI Mathias Walukagga awadde minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’abavubuka, Florence Nakiwala Kiyingi nsalessale wa Lwakutaano lwa wiiki eno okumuwa omwana gwe bamulumiriza okuzaala mu hawusigaalo nga bw’atakikola taddamu ku munyega ku nsonga zino. Walukagga yategeezezza nti, oluvannyuma lw’okukkiriza okulabira omwana era n’asaba bamumuwe n’okutuusa kati abamuvunaanyizibwako okuli ne minisita bakyamugaanidde. “Mubutuufu nneebuuza era nneewuunya ekigendererwa ky’abantu bano. Bulijjo be babadde bampeeka omwana ate kati mubasaba bamumpe mulabeko mutuume n’erinnya mu butongole ate bagaanyi n’essimu zange tebazikwata kati kino kitegeeza ki?,” Walukagga bwe yabuuzizza n’agattako nti bwe bagaana agenda kulangirira ekiddako. Oluvannyuma Walukagga yategeezezza nga bw’agudde mu lukwe lw’abakola ku nsonga y’omwana okwagala okumutanza obukadde bw’ensimbi nga beekwasa ebbanga lye bamaze nga bamulabira, obujjanjabi bwe bamuwa n’ez’omusaayi ze bagenda okukozesa okumukebera nga singa bamusaba ssente ne zimulema bajja kumusiba mu kkomera e Luzira. “Nze nnakkiriza bampe omwana mmulabirire wadde sikakasa nti wange, waliwo eyankubidde essimu n’anzibirako nti singa ensonga zino zigenda mu maaso n’okutuuka mukukebera omusaayi bagenda kuntanza ssente empitirivu eziri mu bukadde 300. Zino bwe zinnema okusasula bantwale e Luzira ate nga mu butuufu sizirina kati nnange njagala bampe omwana mu bwangu ensonga zaabwe nziveemu mbikooye.” bwe yannyonnyodde. Walukagga bwe yabuuziddwa oba bino byonna tabyogerwa kubuuzabuuza na kuggya bantu ku mulamwa ababadde baagala okuzuula kitaawe w’omwana omutuufu yazzemu nti, “gwe obiyita bya kusaaga naye abasajja bandi bubi nnina n’ebirala bingi bye sikugambye”. Ku Lwokubiri Walukagga yayongedde okulya ebigambo bye, bwe yagaanyi okugenda okumukebeza omusaayi (DNA) n’akkiriza okulabirira omwana ow’omwaka ogumu n’emyezi 10. Nakiwala yabadde mu lukiiko n'atasobola kwogera ku nsonga za Walukagga n’ekiragiro kye yamuwadde.
Walukagga awadde minisita Nakiwala Kiyingi nsalessale okumuwa omwana || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 13 Likes | 13 Dislikes |
| 3,228 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 26 Apr 2018 |
trending ugandan movies
trending ugandan music 2018
trending ugandan gossip
trending ugandan hairstyles
trending uganda inside story
trending ugandan celebrity news
trending uganda youtube
trending ugandan songs 2018
trending ugandan gospel songs
trending uganda music 2018
trending ugandan videos
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music this week
trending ugandan artists
trending ugandan music
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda youtube channel
trending ugandan entertainment news
trending ugandan gospel music
trending ugandan music 2019
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét