
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://www.youtube.com/c/trendinguganda OMUYIMBI Weseal omwana gweyasuulira kitaawe nga muwere ayitidde waggulu ebibuuzo bya PLE. Omwana ono, Romeo Kaggwa Mayanja, kitaawe Weseal yamusuula ewa mzee Gerald Mayanja nga wa myezi ebiri ne batandika okumulabirira okutuuka n’okusoma n’ayitira waggulu PLE gye yafunyemu obubonero 6. Mzee Mayanja y’azaala Chameleon, Palaso ne Weseal nga bonna bayimbi abatutumufu mu ggwanga. Mzee Mayanja eyasangiddwa mu maka ge e Katale-Sseguku, yalaze essanyu olwa muzzukulu we okuyita obulungi bw’abati. Yategeezezza nti Mutabaniwe Weseal we yazaalira omwana ono yali atambula nnyo mu bidingo era baali awo ng’baleetedde omuzzukulu wa myezi ebiri gyokka ne batandika okutoba naye okutuusa lwe bamuggyyemu omuntu. Ye omwana ono, Kaggwa Mayanja, yagambye nti musanyufu naye yeewuunyizza okufuna obubonero obusatu mu kubala ate nga kwabadde asinga okukola obulungi. Ebirala yafunyemu kamu kamu. Abadde asomera Global Junior Mukono, era ekirooto kye kyakusomera King’s College Budo.Weseal yakubiddwa essimu n’ategeezebwa amawulire ga mutabani ge yasanyukidde kyokka nga yabadde tannafuna kadde kujja waka kumuyozayoza. JJaja omukyala owa Kaggwa , Muky. Prossy Mayanja yagambye nti ajja kukola kyonna kyasobola okulaba nga muzzukulu we ono avaamu omuntu era tajja kumukkiriza kuyingirira bidongo nga bakitaawe. Muky. Mayanja yagambye nti Kaggwa bamusindika n’agenda alaba ku kitaawe nti kyokka buli lwadda amulaba n’ebikomo ku mikono byagamba nti nti kitaawe yabimuwa n’awera enkolokooto nti bino bwebiba nga byebiyinza okumukema okumuyingiza mu bidongo, ajja kubimugaana. Weseal ayogerwako ng’alina abaana abangi nga bakunukkiriza mu 20 mu bakyala ab’enjawulo era ng’emirundi mingi abeera mu kwezooba n’abamu ku bannyina ba baana bano abamululiriza nti tabawa buyambi For more #Agomumpapula episodes https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine Kamusungusungu, Agomumpapula agajjudde ebisoko, engero n'okugeraageranya. nyumirwa oluganda !!
OMUYIMBI Weasel gwe yasuulira nnyina ayitidde waggulu ebibuuzo bya #PLE || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 15 Likes | 15 Dislikes |
| 3,126 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 15 Jan 2018 |
trending ugandan videos
trending uganda youtube
trending ugandan music 2019
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gossip
trending uganda music 2018
trending ugandan music 2018
trending ugandan gospel music
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan celebrity news
trending ugandan movies
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan artists
trending ugandan music
trending uganda inside story
trending ugandan entertainment news
trending uganda youtube channel
trending ugandan gospel songs
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music this week
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét