
https://www.youtube.com/watch?v=liHZR... OMUYIMBI Mesach Ssemakula akumbye n’omuwala omubalagavu ng’asibye kadaali wakati mu kusaakaanya kw’abantu abaabaddewo. Ssemakula eyabadde anekedde mu ssuuti ya kuliimu yatambudde musanyufu n’omuwala bwe benkana obuwanvu bwe yabadde akwata vidiyo y’oluyimba lwe olwa I Do nga luyimbibwa ku mikolo naddala egy’embaga. Vidiyo eno yagikwatidde Munyonyo, erimu ebiwala ebibalagavu okuli n’ono gwe baamulondeddemu okuba mugole we mu luyimba luno. Agamba nti oluyimba luno lwesigamiiddwa nnyo ku baagalana nga bakola embaga yaabwe era ng’omusajja mw’ayita okuwaana mukyala we n’okumuwa obweyamu nga bw’atalimulekawo. Ssemakula yanyumye nga bw’omutunuulira amangu oyinza okulowooleza ddala nti aleseewo mukyala we Nakaayi n’akuba omulala kadaali.
Omugole wa Mesach Ssemakula akanze abantu || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 14 Likes | 14 Dislikes |
| 4,732 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 16 Sep 2017 |
trending ugandan artists
trending ugandan movies
trending uganda youtube
trending ugandan music
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan entertainment news
trending ugandan celebrity news
trending ugandan music 2019
trending ugandan music 2018
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan gossip
trending ugandan gospel music
trending uganda youtube channel
trending uganda inside story
trending uganda music 2018
trending ugandan videos
trending ugandan music this week
trending ugandan gospel songs
trending ugandan hairstyles
trending ugandan songs 2018
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét