
OMUSANGO DR. Kiiza Besigye mwavunaanira ttivvi y’eggwanga[UBC] okugaana okulaga obulango bwe mu kampeyini za 2011 gugudde butaka leero ku kkooti enkulu. Omulamuzi Margret Oguli owa kkooti enkulu abadde wakuwulira omusango guno leero kyokka looya wa UBC Kiryowa Kiwanuka natumya omubaka mu kkooti okutegeeza omulamuzi Oguli nti tasobodde kubaawo kubanga mulwadde. Mu musango guno Besigye avunaana UBC okutwala ssente ze ezisoba mu bukadde 21 bwebakkanya balage kampeyini ze ku ttivvi eno kyokka kampeyini neziggwako nga tebalaze bintu bye ku ttivvi. Besigye agamba nti kino kimenya mateeka ga kampeyini kubanga nga ttivvi y’eggwanga, yalina obuvunaanyizibwa bwokulaga kampeyini zaba candidate zonna. Kati Besigye ayagala kkooti eragira UBC emuddize ssente zeyabawa nga mulimu namagoba era eyise ekiragiro ekigaana UBC okuddamu okusosola muba candidate ababeera bavuggana ku bwapulezidenti.
Ogwa Besigye ne UBC gugudde butaka || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 2 Likes | 2 Dislikes |
| 327 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 11 Oct 2017 |
trending ugandan music 2019
trending ugandan music
trending ugandan gossip
trending ugandan artists
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan hairstyles
trending uganda youtube channel
trending ugandan entertainment news
trending uganda youtube
trending ugandan celebrity news
trending ugandan videos
trending ugandan gospel music
trending uganda music 2018
trending ugandan gospel songs
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music this week
trending ugandan music 2018
trending ugandan movies
trending uganda inside story
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét