
Leero ku Lwokutaano, basimbiddwa mu kkooti y’amagye e Makindye ekuliddwa Lt.Gen. Andrew Guti olwo abaserikale 9 ne basomerwa omusango gw’okuwamba n’obutemu. Abasimbiddwa mu kkooti kuliko; SCP Joel Aguma, SSP Nixon Agasirwe, D/ASP James Magada, AIP Benon Atwigire, Sgt. Abbey Tumukunde, SPC Faisal Katende, CPL. Amon Walisiima, Remy Rutangira munnansi wa Rwanda ne Bahati Mugingo munnansi wa Congo. Abaserikale bano okusimbibwa mu kkooti, kiddiridde CMI okwongera amaanyi mu kunoonyereza kwayo ku poliisi bwe yayise bamayinja abalala n’ebakunya ku misango egitali gimu n’esindika n’abajaasi mu Algeria okukomyawo ACP Jonathan Baroza. Abasatu abasimbiddwa mu kkooti bagaanyi okugenda e Luzira nga batya okubattirayo kubanga abasibe be baasibirayo abavunaanibwa okutega bbomu e Lugogo babadde babeewerera. Abasatu bano ye Aguma, Magada ne Tumukunde era kkooti ekkirizza ne batwalibwa mu kkomera lya miritale. Abasigadde omukaaga nabo e Luzira babadde batiddeyo nga basabye kusibirwa Kigo kyokka kkooti n’egaana era n’ebasindika e Luzira, okutuusa nga 20 November, omusango guno lwe gunaddamu. Boofiisa bano omwenda batuusiddwa ku kkooti wakati mu bwerende obw’amaanyi kubanga kkooti yonna ebadde yeebunguluddwa abaamagye aba miritale abaakazibwako erya ‘Red top’. Looya waabwe Caleb Alaka awakanyizza abantu be okubaleeta mu kkooti mu ngeri efaanana eti ng’agamba nti batulugunyiziddwa nnyo mu bifo gye babadde babaterese nga baagala okuboogeza n’okubakkirizisa emisango gy’agamba nti tebaagizza, n’ategeeza nti eddembe lyabwe lirinnyiriddwa. For more Ebibadde mu #Ggwanga https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic #TaataSam #MaamaSam #Katusekemu #MathiasWalukagga #Walukagga #ApoloNsibambi #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #SaveUgandanMusic #TrendinginUganda #EddySendi #EdwardSendi #MosesRadio #MozeRadio #Kasuku #TalkandTalk #RadioandWeasle #DjMichael #EddyKenzo #Kasuku #Wolokoso #Gossip #UgandanGossip #Olugambo #EbibaddemuGgwanga
Ebibadde mu Ggwanga - Boofiisa ba Poliisi 9 Basuze mu kkomera lwa butemu - YouTube |
| 9 Likes | 9 Dislikes |
| 1,548 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 27 Oct 2017 |
trending ugandan videos
trending ugandan music 2018
trending ugandan entertainment news
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gospel music
trending ugandan music
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music this week
trending ugandan artists
trending ugandan gospel songs
trending uganda inside story
trending uganda youtube
trending ugandan music 2019
trending ugandan songs 2018
trending ugandan gossip
trending ugandan celebrity news
trending uganda music 2018
trending ugandan movies
trending ugandan mp3 songs
trending uganda youtube channel
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét