
AMAGYE gali mu ntegeka ezitwala Frank Gashumba mu kkooti y’amagye gy’aba avunaanirwa. For more #Agomumpapula episodes https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine Kamusungusungu, Agomumpapula agajjudde ebisoko, engero n'okugeraageranya. nyumirwa oluganda !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic Wabula ne bannamateeka ba Gashumba balwana butaweera avunaanirwe mu kkooti eza bulijjo nga bagamba nti bye baamusanze nabyo tekuli kizibiti kimutwaza mu kkooti y’amagye. Ensonda mu kitongole ky’amagye ekikessi ekya CMI ekyakutte Gashumba zaategeezezza nti boofiisa b’amagye bangi baagala Gashumba avunaanirwe mu kkooti y’amagye e Makindye. Balina okutya nti bw’anaatwaalibwa mu kkooti eza bulijjo wa kusaba yeeyimirirwe era mu nnaku ntono addemu alye butaala. Omwogezi w’amagye Brig. Richard Kalemire yagambye nti mu bye baakwatidde ewa Gashumba mulimu sitampu ya Minisitule y’ebyokwerinda n’eza Minisitule endala; enjaga ya bika bibiri (Cocaine ne Marijuana). Lt. Col. Deo Akiiki omumyuka w’omwogezi w’amagye ng’asimbye Gashumba mu maaso ga bannamawulire yategeezezza nti engeri gye baamukutte n’ebintu by’amagye, eky’okumutwala mu kkooti y’amagye kisoboka. Ensonda mu CMI zaategeezezza nti waliwo n’obujulizi obulala bwe bakuhhaanyizza obwekuusa ku byambalo by’amagye bwe baagala okwesigamako okutwala Gashumba mu kkooti y’amagye ekulirwa Lt. Gen. Andrew Gutti. Brig. Kalemire yategeezezza Bukedde eggulo nti abanoonyereza ku musango bakyagenda mu maaso era bye banaazuula kwe bagenda okusinziira okusalawo kkooti mwe bagenda okumuvunaanira.
Bongedde obujulizi ku Frank Gashumba, bamutwala mu kkooti y’amagye || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 4 Likes | 4 Dislikes |
| 3,306 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 2 Nov 2017 |
trending ugandan videos
trending ugandan gossip
trending ugandan hairstyles
trending uganda youtube channel
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music 2018
trending ugandan artists
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music this week
trending ugandan movies
trending ugandan music 2019
trending ugandan gospel music
trending uganda music 2018
trending ugandan gospel songs
trending ugandan celebrity news
trending ugandan music
trending ugandan mp3 songs
trending uganda youtube
trending uganda inside story
trending ugandan entertainment news
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét