
Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy ABASERIKALE ba poliisi n’amagye abaayiiriddwa wabweru wa Palamenti balemesezza bannamateeka b’ababaka abaagobeddwa mu Palamenti okutwalira sipiika Rebecca Kadaga ebbaluwa ezimuyita mu kkooti. Ababaka mukaaga abaagobeddwa mu Palamenti ku Mmande, baabukeerezza nkokola okutwala omusango mu kkooti Enkulu ewozesa emisango gy’engassi ne baloopa Kadaga ne Ssaabawolereza wa gavumenti nga bagamba nti, baagobeddwa mu bukyamu. Bano baabadde bali ne munnamateeka waabwe, Erias Lukwago era olumaze okuteekayo omusango ne bafuna ebbaluwa eziyita sipiika ne Ssaabawolereza wa Gavumenti mu kkooti. Basazeewo okuzitwala bazikwase abantu abayitiddwa mu kkooti mu butongole kyokka bwe batuuse ku Palamenti ne balemesebwa Niwagaba agenze bamusikaasika nga bw'ayingira Palamenti okutuusa omubaka Sseggona lw'avuddeyo azimuggyeeko naye ne bamubaka olwo bombi ne babawalaawala ne babakuba mu kabangali ya poliisi ebatutte mu kifo ekibadde tekinnamanyika. For more Ebibadde mu #Ggwanga episodes click here https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic #TaataSam #MaamaSam #Katusekemu #MathiasWalukagga #Walukagga #ApoloNsibambi #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #SaveUgandanMusic #TrendinginUganda #EddySendi #EdwardSendi #MosesRadio #MozeRadio #Kasuku #TalkandTalk #RadioandWeasle #DjMichael #EddyKenzo #Kasuku #Wolokoso #Gossip #UgandanGossip #Olugambo #EbibaddemuGgwanga.
BITABUSE - Ababaka; Sseggona ne Niwagaba babaggalidde || Ebibadde mu Ggwanga - YouTube |
| 10 Likes | 10 Dislikes |
| 877 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 20 Dec 2017 |
trending ugandan movies
trending ugandan celebrity news
trending ugandan music
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda youtube
trending ugandan music 2018
trending uganda music 2018
trending uganda inside story
trending ugandan gossip
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gospel music
trending uganda youtube channel
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan videos
trending ugandan artists
trending ugandan music this week
trending ugandan gospel songs
trending ugandan entertainment news
trending ugandan songs 2018
trending ugandan music 2019
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét