
Col. Kiiza Besigye ayungudde ekibinja kya bannamateeka okwegatta ku bibinja ebyavuddeyo okulwanirira ababaka ba palamenti abaakwatidwa mu Arua. Col. Kiiza Besigye ayungudde ekibinja kya bannamateeka okwegatta ku bibinja ebyavuddeyo okulwanirira ababaka ba palamenti abaakwatidwa mu Arua. Bino byabade mu lukiiko lwa bannamawulire olwatuuziddwa ku ofiisi ku luguudo lwa Katonga ku Lwokuna, mwe yalondedde Loodi meeya wa Kampala, Erias Lukwago okukulembera ekibinja kya bannamateeka be beegatte ku bibinja ebirala okuli ekya palamenti ebyaweereddwa obuvunaanyizibwa okulwanirira abakulembeze b’abantu abaakwatiddwa mu mivuyo egyabade mu kalulu ka Arua . Yavumiridde ebikolwa bya Gavumenti okwagala okuvunaana mu kkooti z’amagye abamu ku babaka abagambibwa okusangibwa n’emmundu n’ekyokutwala amagye n’ebyokulwanyisa ebisuukkiride mu kulonda kw’abantu babulijjo. Yawagiddwa Lukwago eyagambye nti mwennyamivu olw’emisango gy’agamba nti gyapangiddwa Gavumenti okusobola okumalamu ababaka abakwatiddwa amaanyi mu byobufuzi. Olukiiko luno lwategekeddwa n’ekigendererwa ky’okusaasira famire ya Yasin Kawuma eyattiddwa ng’ali mu mmotoka ya Robert Kyagulanyi wamu n’abantu abalala abaatuusiddwaako obuvune mu kavuvuhhano akaabade mu Arua ku Mmande. ezabantu bonna abakwatidwaFor more #AGOMUMPAPULA Click here -https://www.youtube.com/playlist?list... 🔥Stay updated! 🔔 Subscribe Now 🔥 https://www.youtube.com/c/trendinguganda 🔥 #FreeBobiwine,#Museveni, #Bobiwine,#Arua #PeoplePower_OurPower, #PeoplePowerOurPower, #KassianoWadri,#Chameleone, #Museveni, #bebecool,#Bobiwine, #Trending, #TrendingUganda, #Gossip, #Wolokoso, #Olugambo, #News, #Politics, #Uganda, #Kampala,#Arua
Besigye ayungudde bannamateeka okuwolereza Bobi Wine ne banne || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 14 Likes | 14 Dislikes |
| 2,937 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 17 Aug 2018 |
trending uganda inside story
trending ugandan music 2018
trending ugandan gossip
trending ugandan videos
trending ugandan artists
trending uganda youtube channel
trending ugandan songs 2018
trending ugandan movies
trending ugandan gospel music
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan music
trending ugandan music 2019
trending ugandan entertainment news
trending uganda music 2018
trending ugandan hairstyles
trending ugandan celebrity news
trending ugandan gospel songs
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music this week
trending uganda youtube
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét