
KAWEEFUBE okutaasa omuvubuka Brian Isiko yeeyongedde ng’abantu basonda ensimbi ez’engassi bamuggye mu kkomera. Omubaka wa Palamenti Sylvia Rwaboogo (mukazi Kabarore). Mu katono ye Isiko ali mu kkomera Omuvubuka ono yeesimba mu mubaka wa Palamenti Sylvia Rwaboogo (mukazi Kabarore), okumuganza. Kaweefube ono alimu aba famire y’omuvubuka, abantu abaabulijjo, abagamba nti, kkooti teyalaga bwenkanya okusiba Isiko olw’okukwana obukwanyi omuntu. Famire yasabye Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga ayingire mu nsonga zino mutabani waabwe ayimbulwe nti, okukwana omuntu si musango wabula kiva ku ye okukkiriza oba okugaana. Brian Isiko 25, yasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Gladys Kamasanyu n’amusomera emisango gy’okukozesa obubi essimu ye. “Nkwagala nnyo mukwano era mpulira njagala kukuwa obukuumi bwange. Omukwano gwange gwonna gugwo wekka engeri gy’otalina mulala yenna ayinza kufaako kusinga nze..,” obumu ku bubaka Isiko bwe yasindikira omubaka bwe bwali busoma. Isiko emisango yagikkirizza era omulamuzi n’amusindika mu kkomera e Luzira yeebakeyo emyaka ebiri n’emyezi mwenda. Omubaka Sylvia Rwabwogo yeekubira enduulu mu kkooti ng’alumiriza Isiko nti abadde ayitirizza okumukubira essimu mu ttumbi n’okumusindikira obubaka ng’akozesa obugambo obuwoomerevu ng’amusaba abeere omwagalwa we. Omubaka yategeeza kkooti nti, engeri omuvubuka ono gye yamusindikiranga obubaka mu biseera bya ‘togikwatako’ kyamuleetera okutya ng’alowooza yali ku mupango okumutuusaako obulabe. “Nategeeza poliisi y’oku Palamenti n’empa omuserikale eyannyamba okupanga olukwe lw’okukwata Isiko”, Omubaka bwe yategeeza kkooti. Mu buvumu Isiko yategeeza omubaka Rwabogo nti, aludde ng’amwegomba buli lw’amulaba ku ttivvi era nga n’otulo twali twamubula olw’ensonga nti yal For more #AGOMUMPAPULA Click here -https://www.youtube.com/playlist?list... 🔥Stay updated! 🔔 Subscribe Now 🔥 https://www.youtube.com/c/trendinguganda 🔥
Basonda ssente kununula Brian Isiko eyakwanye MP Sylvia Rwabwogo ne bamuggalira || AGOMUMPAPULA - YouTube |
| 10 Likes | 10 Dislikes |
| 1,926 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 16 Jul 2018 |
trending uganda inside story
trending ugandan music
trending ugandan music 2019
trending ugandan celebrity gossip
trending ugandan gospel music
trending ugandan movies
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan gossip
trending ugandan entertainment news
trending uganda youtube
trending ugandan music 2018
trending ugandan videos
trending uganda youtube channel
trending uganda music 2018
trending ugandan music this week
trending ugandan songs 2018
trending ugandan hairstyles
trending ugandan gospel songs
trending ugandan celebrity news
trending ugandan artists
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét