
ABEEBIJAMBIYA bawondedde omusajja ng’adda awaka ne bamutemako omukono nga bamulanga kutambula nga talina ssente. Sakku Musisi 26, omutuuze ku kyalo Nakazibwa e Kateera mu disitulikiti ye Kiboga, agamba yasoose kugenda gye bazannyira Luddo e Kitutumuzi mu maduuka n’avaayo nga bafunye obutakkaanya ne banne be yabadde azannya n’abo ng’omu awangudde munne. Musisi ategeezezza nti yayolekedde gy'asula wabula aba yaakatambulako katono abasajja bana ne basowolayo ebijambiya mu gambutusi ne batandika okumutematema omukono nga bwe bamusaba ssente. Agamba yabadde alina 20,000/= mu nsawo, zino zaatwaliddwa ne bamutemako omukono ne gugwa eri ku mabbali g'ekkubo ne bamuleka ng’ataawa ne badduka nga bino byabaddewo ku ssaawa 5:00 ez’ekiro ky’Olwomukaaga. Denis Maluge, muganda we agamba nti waabaddewo mmotoka eva mu maaso ye yabakubyemu amataala ne badduma era eno ye yayambye okubuulira abasuubuzi ogubaddewo ne bamusanga nga musajja wattu asaba buyambi ne bamuddusa mu ddwaaliro e Kiboga gye yaweereddwa ekitanda oluvannyuma n’asindikibwa e Mulago. Bakira bamutema bwe bamugamba nti 'omulundi omulala otambulanga ne ssente' kyokka ekigendererwa kyabwe ekituufu tekinnamanyika. Kigambibwa nti obutemu bw’ebijambiya bususse mu Kiboga, abantu babateega mu makubo ne babatema n’okubanyagulula. Guno omulundi gwabadde gwakubiri nga Sakku agwa mu batemu, ogwasooka yabaddukako ne bamulemwa. Sakku asaba abazirakisa okubayamba, bali ku nnamba: 0784679224 For more AGWANO na WALI click here - https://www.youtube.com/playlist?list...
Abeebijambiya bamutemyeko omukono lwa butaba na ssente || AGAWANO na WALI - YouTube |
| 4 Likes | 4 Dislikes |
| 989 views views | 85,279 followers |
| News & Politics | Upload TimePublished on 15 May 2018 |
trending ugandan movies
trending ugandan music
trending ugandan celebrity gossip
trending uganda inside story
trending uganda youtube
trending ugandan gospel songs
trending uganda music 2018
trending ugandan videos
trending ugandan hairstyles
trending ugandan music 2018
trending ugandan mp3 songs
trending ugandan music 2019
trending ugandan gossip
trending ugandan entertainment news
trending uganda youtube channel
trending ugandan gospel music
trending ugandan celebrity news
trending ugandan music this week
trending ugandan artists
trending ugandan songs 2018
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét